Kalisooliso ayanjulidde palamenti alipoota ku buli bw’enguzi mu ggwanga
Kaliisoliiso wa Gavumenti Beti Kamya leero afulumizza alipoota y'okulwanyisa enguzi ey’omwaka mulamba ngeraga nti ensimbi obuwumbi 31 zezinunuddwa mumpeke okuva mubalyake n’obuwumbi 8 mu byobugagga ebiboyeddwa ku bali benguzi. Alipoota ajikwasizza sipiika wa Palamenti Anita Annet Among.