Kalooli omuzungu aggwawo; Ab’e Kween bamulya ne bamusolobeza
Okunoonyereza okwakolebwa ekitongole ki BirdLife International -kwaalaga nti mu nsi yonna ebinyonyi ebisukka mu bukadde 25 bittibwa nga bigezaako okusalinkiriza okusala ssemayanja eya Mediterranean sea. Kino kiva ku nsonga nyingi okuli obwavu, songa ebitundu ebimu eky’okuyigga ebinyonyi nga bino kiri mu buwangwa.
Omusasi waffe kabitumalireyo.