Kiikino ekisiriiza amannyo g’abatannakuula | OBULAMU TTOOKE
Ensangi zino abaana bangi boyitako eyo ng’amannyo gabwe gasirira. Kino kiva ku bintu byebalya naddala ebiwoomerera. Omukugu mu mannyo Dr. Kironde Robert awayizamu naffe natubulira nti amannyo ago tegasanye kugibwamu mpozi ng’ekiseera kyago kituse.