Laddu ekubye abayizi, omu afudde munaana baddusiddwa mu malwaliro
Omuyizi omu yafiiriddewo n’abalala munaana ne baddusibwa mu ddwaliro nga bali bubi oluvannyuma lwa laddu okukuba ekibiina ku ssomero lya Kalwana Primary school e Kassanda. Abayizi abakubiddwa Laddu ba mu P3 ng’abasimattuse okufa baddusiddwa mu malwlairo nga bali mu mbeera mbi.