Okusiba emifumbi: Godfrey Lubega ayagala kuvuganya mu z’ensi yonna
Omusibi w'emifumbi Godfrey Lubega atandise okwetegekera empaka za East Africa ezigenda okubeera e Kenya mu October omwaka guno.Ono alubirira okuyitawo akike mu mpaka za Africa n'oluvanyuma yetabe mu mpaka z’ensi yonna. Lubega atubulidde nti kati empaka z’eggwanga ssi waakuzeetabamu era yazirekedde bamusaayimuto