Okwekalakaasa e Kenya:Bannyini bbaasi bakyusizza mu ngendo zaabwe
Emerimu gy'abagoba ba bus mu Uganda gyesibye olw'okwekalakasa mu gwanga lya Kenya. Kingabibwa nti ekya kubalaza nga 7th July nga bwetera okumba enkola bana Kenya bagenda kwetaba mu kwekalakasa okwabuli mwaka kwebayita "Saba Saba Day" okwantinda mu myaka gya 1990. Kuluno bano bemulugunya ku by'enfuna ebizingamye, obuli bw'enguzi n'obukambwe bwa polisi bwegamba nti busuuse.