Omusumba Sserwadda asabye abakkiriza okunywerera ku mazima
Ye Omusumba Joseph Sserwada owekanisa ya Victiry Christian Center mu ndeeba yasabye abakkiriza okulemera n'okulwanirira amazima Ono yeyakulembeddemu okusaba kwokwaniriza omwaka omujja okwetabiddwamu abakkiriza okumpi n'ennyanja ya Kabaka mu ndeeba.