Ssaabawolereza wa Gavumenti Kiryowa Kiwanuka agumizza abatuuze be Lwengo
Ssaabawolereza wa Gavumenti Kiryowa Kiwanuka agumizza abatuuze be Lwengo obutaba na kutya ku kibba ttaka ekyeyongedde mu kitundu kyabwe kubanga ensonga zino gavumenti ezikutte kannabwala.
Bino kiryowa Kiwanuka abisuubirizza mu lukung’ana ababaka banna NRM lwebakubye e Lwengo mu Kiwendo kyebalimu ekyokuperereza abantu be Buganda baddemu okuyiira NRM obululu.