Waliwo omukazi attiddwa ng’ava kukyakalako e Luwero
Poliisi mu Disitulikiti y’e Luwero etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa mukazi ategeerekese nga ye Robinaha Nyangoma omulambo gwe negusuulibwa mu nnyumba etanaggwa ku kyalo Bukuma, mu Town Council y’e Luwero. Nyangoma okuttibwa y’abadde ava kudigida.