Weeraba! Bangi beetabye mu kuziika Isma Olaxess e Nkokonjeru
Abamanyi Ibrahim Lubega Tusuubira oba Isma Olaxess obulungi bagamba nti abadde omuntu akola ekintu n'omutima gwe gwonna kasita asalawo okukikola Tusuubira abadde amanyiddwa nnyo olwokukozesa omutimbagano okubaako obubaka bwefulumya era banne balowooza nti ebigambo byazze ayogera byandiba nga bye byamuzaalidde akabasa Tusuubira era abadde yeeyita Jajja Iculi.