Ziizino enfunda ababaka ze bazze beezibika omusimbi
Enkola y’ababaka ba palamenti okwegabira ensimbi ezisukka ku musaala gwabwe ne nsako ezze eyogerwako okuviira ddala mu mwaka 2005, ekireetedde naddala banakyewa n’abantu abalondoola ensonga okulumiriza palamenti nga bw’ejjudde obuli bw’enguzi n’okudibuuda ensimbi y’omuwi w’omusolo. Kati tukubye tooki mu nfunda eziwera ababaka ba palameti ze bazze balumirizibwa okwegabanya ensimbi .Enkola y’ababaka ba palamenti okwegabira ensimbi ezisukka ku musaala gwabwe ne nsako ezze eyogerwako okuviira ddala mu mwaka 2005, ekireetedde naddala banakyewa n’abantu abalondoola ensonga okulumiriza palamenti nga bw’ejjudde obuli bw’enguzi n’okudibuuda ensimbi y’omuwi w’omusolo. Kati tukubye tooki mu nfunda eziwera ababaka ba palameti ze bazze balumirizibwa okwegabanya ensimbi .