ZUNGULU:Amaka agamu gandisaanawo ng'omwaka guggwako
Kyandibadde kirungi buli muntu n'akola ku duyilo nti singa wabaawo obuzibu, kyanguyira abaduukirize okumutaasa kuba size eba tebamenya. Kale ate era kya nnaku okuba nga amaka agamu gandisaanawo ng'omwaka guggwako olw'abakazi okulaba ba bbabwe mu ttawulo ku kizimbe ekyakutte omuliro nebatuuka okwebuuza oba engoye zaabwe zaakutte omuliro nga bataasa abantu. Ogenda nakumanya bw'oyinza okwegatta ku association y'abanywi b'amalwa naye nga bakuyigiriza okutereka ssente.