Abasumba b’abalokole bakubiriziddwa okwekolera bakomye okulinda ez’akabbo
Abasumba b’abalokole bakubiriziddwa okwekolera bakomye okulinda ez’akabbo.
Bino bituukiddwako nga Wycliff Luutu Nsubuga atuuziddwa nga omulabirizi wa Born Again Faith e Kayunga.
Ate e Kiboga abatuuze bakubiriziddwa bulijjo okuba abakozi okutumbula eby’enfuna mu maka okwewala obutabanguko mu maka.