NARO etandise okukola eddagala erigema kalusu
Gav’t ng’eyita mu kitongole ekinoonyereza ku by’obulimi n’obulunzi ki National Agricultural Research Organisation kitandise enteekateeka z’okufulumya eddagala erirwanyisa endwadde z’ebisolo.
Essira basinze kulissa ku kirwadde kya kalusu ekitawanya enyo ente.