Abakosebwa e Kiteezi bakalambidde okutwala abaana
Abamu ku bazadde abakosebwa munjega y’e Kiteezi bakalambidde nga bwebatagenda ku twala baana baabwe mu masomero ga gav’t kuba omutindo gwago tebagwesiga.
Bagamba bwebaba baakuyambibwa, wakiri bayambibwe mu masomero amalala agatali ago - abaana 23 bebatwaliddwa mu masomero aga gav’t okuli ne Kiteezi church of Uganda p/s.