Abakulembeze okuva mu kigo kya Kimaanya baduukiridde abakadde
Abakulembeze okuva mu kigo kya Kimaanya baduukiridde abakadde wakati mukwetegekera amazaalibwa ga Yezu Kristu. Omutukuvu paapa yateekawo ekiragiro okugatta ebitongole okuli eky’abavubuka n’abakadde mu masaza ga Klezia gonna okulaba nga abavubuka bayambako abakadde.