Minisita Sam Mayanja alagidde abantu okumenya ekisenge ekyali kyazimbibwa bamusiga nsimbi
Minisita omubeezi ow’eby’ettaka Sam Mayanja alagidde abantu okumenya ekisenge ekyali kyazimbibwa bamusiga nsimbi aba Nytil ne bazimba ekubbo ku kyalo Naminya mu munisipaali y’e Njeru. Kino kidiridde abatuuze okwekubira enduulu eri minisita ono olw’ekkubo lyabwe okuzibibwa.