Abayizi ba P.7 balambikiddwa ku byokugoberera nga bakola ebibuuzo byabwe eby'akamalirizo
Amasomero ga pulayimale olwaleero gasiibye mu keetalo okulambika abayizi baago abagenda okutuula ebigezo byabwe ebyakamalirizo. Bano balabuddwa obutetantala kwenyigira mu bikolwa by’okukoppa, n’abazadde nabo baweereddwa amagezi ku ngeri gyebalina okukwatamu abayizi mukiseera kino eky’ebigezo.