Asaana kusibwa mayisa: Eyasalibwako obusajja ayogedde ku mukaziwe eyakwatiddwa
Omusajja eyasalibwako obusajja ayagala omukazi eyamutuusa ku kino asibwe mayisa - ono asanyukidde poliisi olw’okufuba okulaba nga omukazi akwatibwa.
Abatuuze nabo basanyukidde poliisi wabula nga balinda ddi ono lwanatwalibwa mu kooti.