Esomero e Kalungu, amazzi gali sazeko
Wakyaliwo obweraliikirivu mu bazadde saako n’abakulembeze ku ssomero lya Kamuwunga Primary school mu town council y’e Lukaya mu disitulikiti ye Kalungu oluvannyuma lw’abayizi okulemererwa okutandika olusoma olw’okubiri olunaku lwe ggulo.
Kino kiddiridde amazzi gaasalako essomero lino omwezi ogw’okusatu okuba nga tegakendeera nga n’okutuusa kati.