Mu Yiga Okuyiiya, katulabe Sharon Mbabazi eyali omukubi wa bulooka nga kati yadda mu kulima
Mu Yiga Okuyiiya, katulabe Sharon Mbabazi eyali omukubi wa bulooka nga kati yadda mu kulima. Agamba okukuba amataffaali mweyasangira ate omuntu eyamusikiriza okutandika okulima enva endiirwa. Emyaka ebiri gyalimidde agamba teyejjusa.