Poliisi esabye abasaabaze mu bidduka okukwatagana nabo okwewala obubenje
Poliisi esabye abasaabaze mu bidduka okukwatagana nabo okwewala obubenje naddala mu kiseera kino eky’ennaku enkulu. Poliisi ekoze ebikwekweto ku nguudo ez’enjawulo naddala ezifuluma ekibuga Kampala okusobola okulung’amya eby’entambula.