Obusoga bubugaanye essanyu,Isebantu Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope ne Inebantu Jovia Mutesi bwebakubyeewo ezadde lyabalongo.Abaana abazaliddwa bombi balenzi,abalangira William Ethan Nadiope ne Arnold Eli Nadiope nga bazalidwa nga 27 ogwomunaana omwaka guno.