“BUSOGA EFUNYE ABALANGIRA”:Katuukiro muvawala alangiridde amawulire ag’essanyu

Brenda Luwedde
0 Min Read

Obusoga bubugaanye essanyu,Isebantu Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope ne Inebantu Jovia Mutesi bwebakubyeewo ezadde lyabalongo.Abaana abazaliddwa bombi balenzi,abalangira William Ethan Nadiope ne Arnold Eli Nadiope nga bazalidwa nga 27 ogwomunaana omwaka guno.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *