Abakulira ekibiina ki Democratic Front DF boongedde okukkaatiriza nti tebagenda kuwagira muntu yenna mu Kalulu ka 2026 ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.Bano balumiriza nti okulonda okutaliimu nnongoosereza zonna ku mateeka agalungamya ebyokulonda tebalina kalungi konna kebayinza kukusuubiramu.Kyokka bano newankubadde aba DF enteekateeka eggwanga gyergigenda okulonderamu abakulembeze abajja bajiwakanya wabula, baakugenda mu maaso n’okusimbawo abantu ku bifo ebirala ng’obubaka bwa palamenti era akikulira Mathias Mpuuga ategeezezza nti bagenda kusasulirako abeesimbyewo ku bendera y’ekibiina ssente ezisabibwa abeesimbawo ku kifo ky’omubaka wa palamenti.
AKALULU KA 2026: Aba DF baakuvujjirira bannakibiina abanaavuganya ku bubaka
1 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found