Ekibiina ki National unity Platfrom NUP kirangiridde omukyala Florence Asio okukikwatira bendera ku kifo ky’omubaka omukyala owa Bukedea nga kino kiddiridde akakiiko k’ebyokulonda okuwanduukulula Alupo Mercy Marion mu lukalala lw’abalonzi olw’obutaba nzaalwa ya kitundu era nga ssi gyalondera.
Bano bagamba nti newankubadde ensonga zino zikyali mu kooti, naye basazeewo bakyuse , kaadi bagiwe omuntu ataliiko kabuuza.
Yye Alupo akkiriza okuwagira munne aweereddwa kaadi.
OKUVUGANYA AMONG: NUP ereese Florence Asio ku ky’omubaka omukyala owa Bukedea
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
