Ensonga y’abebyokerinda okulaga oludda mu by’obufuzi yeemu kwezo ezibaddeko okukubaganya ebirowooza, nga Palamenti eddamu okutuula olunaku olwaleero, Oluvannyuma lw’omwezi mulamba ng’ewummudde. Akulira oludda oluvuganya mu palamenti Joel Ssenyonyi, asinzidde mu lutuula luno nasaba gavumenti ekome ku bebyokwerinda bano abazze balabwako nga bakuutira Museveni akadingidi mu biseera by’okuyigga akalulu k’obwa Pulezidenti. Minisita w’ebyamateeka Norbert Mao asuubizza okunoonyereza ku b’ebyokwerinda bano.
OKULAGA OLUDDA MU BY’OBUFUZI: Gav’t esuubizza okunoonyereza ku b’eby’okwerinda abanokoddwayo
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found