Akalulu kaakuddibwamu, akakiiko ka NRM kasazizzaamu obuwanguzi bwa mutabani wa Tanga

Gladys Namyalo
0 Min Read

Okulonda ku kifo kyakulira abavubuka mu NRM kwakuddibwamu omwezi guno oluvannyuma lw’akakiiko akataawulula emisango gy’okulonda mu NRM ka NRM Elections Disputes Tribunal okusazaamu obuwanguzi bwa Collins Tanga. Akakiiko kano era kalagidde Tanga Odoi nga yakulira ebyokulonda mu NRM obuteenyigira mu kalulu kano nga kaakutegekebwa ba kamiisona abalala. Wabula Odoi Alina essuubi nti Mutabani we yandiddamu n’awangula akalulu kano.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *