Abakulembeze b’ekibiina ki NUP mu bitundu ebye Masaka basabye abo abataaweereddwa bendera y’ekibiina okuwagira bannaabwe abaayiseemu okusobola okulaba ng’ekibiina kifuna obuwanguzi mu kalulu akajja. Bino bibadde kumukolo Saabakunzi wa NUP Habib Buwembo kwatongolezza ekifaananyi ky’omukulembeze waabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu mu gombolola ye Kyanamukaaka mu district ye Masaka.
Bannakibiina ki NUP basabiddwa okuwagira abaaweereddwa bendera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found