Akakiiko K’ebyokulonda olwaleero lwe katandise okusunsula abanaavuganya ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga mu kalulu ka 2026.Abantu basatu okuli Yoweri Kaguta Museveni owa NRM, Robert Kasibante owa National Peasant Party kwossa Elton Joseph Mabirizi Owa Conservative Party beebasunsuddwa olwaleero.