EKISANJA EKIJJA: Museveni agamba uganda yakwambuka mu by’enfuna

Gladys Namyalo
1 Min Read

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni, agamba nti tewali nsonga yonna etwala bannauganda kukola bwayaaya mu mawanga ga buwarabu ngate waliwo emirimu egyenkizo. Bino Museveni abyogedde kyajje asunsulwa akakiiko k’ebyokulonda okuvuganya ku bukulembeze bw’eggwanga mu kalulu ka 2026.Museveni agamba nti singa akwasibwa entebe waakussa essira ku kutumbula embeera z’abantu ngayita mu kwongera amaanyi mu byobulamu n’ebyenjigiriza kko n’okukola enguudo. Ono era ayagala Uganda egende ku mutendera gwayise High Middle Income status mu kisanja kye ekiijja.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *