Nga abawagizi b’ekibiina ekiri mu buyinza balaga obuwagizi bwabwe eri Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akwatidde ekibiina bendera mu kuvuganya ku ky’obukulembeze bw’eggwanga, bingi ebibaddeyo ebikyamudde olunaku bye twagala okukutuusako. Muno mulimu engeri ez’enjawulo abawagizi gye boolesemu obuwagizi bwabwe wakati mu by’okwerinda ebibadde gguluggulu.