BOBI ATANDISE KKAMPEYINI: Asuubizza okutumbula eby’obulamu, n’ebyenfuna by’eggwanga

Gladys Namyalo
0 Min Read

Pulezidenti wa NUP era akwatidde ekibiina bendera ku kya pulezidenti wa Uganda mu kalulu ka 2026, Robert Kyagulanyi Ssetamu olwaleero asiibye Jinja mu bwa Kyabazinga bwa Busoga gy’atongolezza manifesito ye esiiga ekifaananyi kya Uganda gy’ayagala okukulembera ssinga banna Uganda banana bamutadde.

Ono atambulidde mungeri ya kuyisa bivvulu okuva lweyasimbudde e Kampala okutuuka e inja era wetukoledde eggulire lino nga mubudde obw’emisana tewabannabaawo kusika muguwa n’abebyokwerinda.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *