Akwatidde ekibiina ki FDC bendera mu lw’okaano lw’abeegwanyiza obwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafabi olugendo lwokunoonya abawagizi alutandikidde mu disitulikiti eye Buikwe enkya ya leero.Yonna gy’ayise Nandala agenze abuulira abawagizi be nti singa akwasibwa obuyinza waakulwana nnyo okulaba nga azimbira abatuuze e nguudo, songa era wakufuba nnyo okulaba nga buli muntu akwata ku nsimbi.
Nandala Mafabi ab’e Buikwe abasuubizza enguudo n’ennyingiza ya buli muntu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found