EBY’OKWERINDA MU KUSUNSULA: Poliisi n’akakiiko k’ebyokulonda bafulumizza ebiragiro

Gladys Namyalo
0 Min Read

Poliisi erabudde abo bonna abagenda okusunsulwa obutayisa bivvulu lunaku lw’enkya n’olwokusatu nga bagenda okusunsulwa nè mu budde nga bavaayo.Bano bagamba nti kino kimenya mateeka.Okusunsula abeegwanyiza obukulembeze kutandika nkya era nga tukitegedde nako nti ebyentambula mu bitundu nga Lweza n’okuliraanawo bikyusiiddwamu.RAYMOND TAMALE k’abitubuulire.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *