Empaka za CHAN z’akuddamu okutojjera olunaku lwe nkya mukisawe e Namboole ne emipiira ebiri mu kibinja C.Algeria yejja okusookawo munsiike nga ettunka ne Guinea n’oluvannyuma Niger bubefuuke ne South Africa ku ssaawa bbiri ez’ekiro.Ttiimu zonna zeetaaga buwanguzi okusobola okutangaaza emikisa gy’azo okuva mu kibinja.