Empango ya Tooro: Omukama asabye bannayuganda okuba abegendereza mu kalulu

Olive Nabiryo
1 Min Read

Omukama wa Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru asabye bannayuganda bonna okubeera abegendereza mu kaseera kano ak’okulonda abakulembeze, bafube okulonda abo bokka abanaagasa ekitundu kyabwe.

 Bino Omukama abyogeredde ku mukolo kwajjagulizza okuweza emyaka 30 nga alamula Obukama bwa Tooro. 

Kyoka bakira buli akwata akazindaalo nga ajjukiza Omukama nga akaseera bwekatuuse okwefunira omufumbi w’e ttooke, era nga Sipiika wa Palamenti Anita Among asuubizza okusasula ente zonna ezineetagisa ku mukolo guno.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *