Olunaku lw’eggulo Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Sseggona yategeezezza nga ekya NUP obutamudizza bendera ku kifo kino bwekitaamukanze, ng’oba olyawo yabadde akisuubira.Kyokka abatunuulizi b’ebyobufuzi bagamaba singa Ssegona yakimanyirawo nti ssiwaakuweebwa bendera, teyanditawanye nakugenda kusunsulibwa, era bamuwadde amagezi bw’aba yakkiririza mu nkola y’ekibiina, akkirize n’ebyo ebyavudde mu kusunsulwa.
Engeri Medard Sseggona gy’azze akontanamu n’ekibiina kye ki NUP
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found