Abatuuze abasoba mu 500 mu kibuga kye Mbale basula ku tebuukye, oluvanyuma lwenjatika okulabwako mu kitudu kyabwe.Ng’ogyeko okuleka ennyumba nga ziri ku tengerere , ne ssomero ly’omukitundu kino lijjudde enjatika , ekisemberedde okukosa ebyensoma y’abaana Ab’obuyinza bagamba nti enjatika zino nabo zibatadde ku bunkenke.