Ettemu e Busia: Poliisi ekutte babiri ku by’okutemako omusajja omutwe

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Poliisi e Busia eriko abantu babiri beekutte bagiyambeko mu kunoonyereza kwayo ku by’omusajja eyansangiddwa ng’atemeddwako omutwe. Ebyakazuulwa Poliisi biraga nti ababiri bano okuli Paul Anyakoni ne Paul Locholo Loloto be baali n’omugenzi mu kiro kyeyattibwa. Omugenzi ye John Bosco Lobyoko era ng’ekiwuduwudu ky’omubiri gwe kyasangiddwa mu kitoogo ku kyalo Bwaya ekisangibwa mu ggombolola ye Masinya.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *