Mu butongole, ekibiina ki NRM kirina olukiiko olufuzi olw’okuntikko olujja, era nga nga lukulemberwa. Ssentebe Wa Nrm-Yoweri Kaguta Museveni, Amyuka Ssentebe Wa Nrm Asooka – Moses Kigongo, Amyuka Ssentebe Wa Nrm Ow’okubiri – Omukyala – Anita Annet Among, Amyuka Mu Buvanjuba – Calvin Martin Echodu, Amyuka Ssentebe Mu Karamoja – Johnbaptist Loki, Amyuka Mu Bukiikakkono – Dennis Hamson Obua, Amyuka Mu Bugwanjuba -Jonard Asiimwe, Amyuka Mu Kampala – Salim Saad Uhuru, Amyuka Mu Masekkatti – Haruna Kyeyune Kasolo; sooka olabe ebikulu oluvanyuma nkomewo okuwe ebisingawo.