Embeera yabadde ya bunkenke mu ttabamiruka wa NRM

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ttabamiruka wa NRM kyaddaaki yawedde, wabula nga wakyaliwo bingi ebitaawedde, omuli akalulu k’abavubuka n’abanaakiirira abasubuuzi.Bangi ku baawangudde bbo babadde mu kuyisa bivvulu okuva ekiro naye nga bbo abaawanguddwa balumiriza nti akalulu kaabwe kaayisiddwa mu Nkwawa. Bino byonna babisiba ku nsimbi ennyingi ezayiiriddwa mu kalulu kano, nga kati bagala akulira eby’okulonda Tanga Odoi gwe alekulire obukulu buno.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *