Ssentebe we kibiina ki NRM Yoweri Kaguta Museveni agamba nti kati ttabamiruka k’aweedde, bagenda kunoonyereza ku mivuyo gyonna egyamubaddemu. Museveni kino akisimbulizza ku byeyawulidde nti waliwo abaaguliridde abalonzi n’ategeeza ng’ebikolwa bino bwebigenda okubafiiriza ebitagambika