Kyagulanyi alangiridde ky’azaako nga asunsuddwa

Brenda Luwedde
0 Min Read

Pulezident wa NUP, Robert Kyagulanyi agamba yye n’ekibiina ky’akulembera bamaze okweteekateeka okulaba nga bamegga Pulezidenti Museveni mu Kalulu ka 2026. Kyagulanyi ategeezezza nti ali bulindiira okusunsulibwa akakiiko K’ebyokulonda ku lw’okubiri lwa sabiiti ejja, ng’olunaamala okusunsulibwa waakwogerako eri abawagizi be ku Kisaawe e Katwe ko n’e Nateete.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *