Banna NRM ku kyalo Lwekisuji mu gombolala ye Lugushulu e Ssembabule sibamativu n’ebyavudde mu kalulu ka ba ssentebe b’amagombolola akaaliwo ku lwokuna lwa sabiiti eno. Bano balumiriza Benon Burola, okubanyagako obuwanguzi bwabwe oluvannyuma lw’okukyusa ebyava mu kalulu nga baweze nti singa okulonda tekuddibwamu, baakuwagira ekibiina ki NUP. Ate e Luwero abavubuka ba NRM batiisatisiza obutetaba mu kalulu kaabwe akokulonda ababaka ba abaanabakikirira mu palamenti singa abakulu mu kibiina tebakomya bya kuleeta mwana wagundi n’okubaawo bebewagira mu nkukutu.
“Lwaki mutabula okulonda?”, e Ssembabule ne Luwero waliwo aba NRM abakukkulumidde abakulu
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found