Nabakooba asabye amakampuni okuvaayo n’eddoboozi erya wamu okutumbula eby’ensula

Olive Nabiryo
1 Min Read

Mu buufu bwe bumu Minisita w’ebyettaka, Amayumba nenkulaakulana y’ebibuga, Judith Nabakooba asabye bannanyini makampuni agaggula nokuzimba amayumba ag’okupangisa okulambika ebyetagisa gavumenti eteekemu ensimbi bazimbenga amayumba banna Uganada gebasobola okugula kukibanjampola songa nabagapangisa bagafuna kubeeyi esoboka.Nabakooba agamba nti obutaba namayumba gusulwamu gamala mubibuga ebitali bimu nebitundu ebizibu okutuukamu byeviriddeko enkulakulana yeggwanga okusereba. Ono abadde aggulawo omwoleso gwabazimbi bamayumba agatundibwa nokupangisibwa, abasuubuzi be ttaka n’okulitunda ogutuumiddwa Real Eastate and housing expo 2025.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *