Kitegeerekese nga embeera Dr. Kizza Besigye mwali mu nkomyo e Luzira bwetali nnungi yadde ngāalaga nti mugumu. Olwaleero Mubarak Munyagwa ne Elton Joseph Mabirizi, abavuganya ku bwa Pulezidenti bakyaliddeko Besigye ono ne Munne Obeid Lutale mu kkomera e Luzira.Bano bagamba nti ensonga yāabantu abavundira mu makomera olwebyobufuzi tesaanye kubuusibwa maaso era nga baakugiteekako nnyo essira nga banoonya akalulu.
Munyagwa ne Mabirizi basuubizza okulwanirira Besigye ne Lutale
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found