Nandala Mafabi asuubizza okumalawo ebbula ly’emirimu singa alinnya ku ntebe

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abatuuze mu kibuga kye Fortportal baagala gavumenti eddako ekole ku nsonga y’ebbula ly’emirimu nadala mu bavubuka, kko n’okutereeza eby’enjigiriza.Bino babibuulidde akwatidde ekibiina ki FDC bendera Nathan Nandala Mafabi bwabdde akuyega abalonzi mu disitulikiti ye Kamwenge n’ekibuga Fortportal.Ono abasuubizza nga bwagenda okufuba okulaba nga atondawo emirimu gyigase abavubuka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *