NRM mu Buganda: Abawagizi batakula mitwe okumatiza abalonzi

Olive Nabiryo
1 Min Read

Abakulu mu kibiina ki NRM batubuulide nga bwebasimye omusingi ogumala okukakasa nga ekitundu kya Buganda bakyezza mu kulonda kwa 2026 kuno okukubye koodi.

 Bano batubuulidde nti mu myaka etaano egyakayita kko ne kakuyege asooka gwebazze bakola, basodde okulaga abantu ba Buganda ebirungi NRM byekoze, era bangi kati bazeemu okulaba ensa mu kibiina kino.

Tukitegedde nti singa mpaawo kikyuka pulezidenti wa kutandika kakuyege ku lw’okubiri lwa sabiiti ejja e Luweero.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *