OGWA BESIGYE NE LUTALE:Omulamuzi Baguma alayidde obutaguvaamu

Brenda Luwedde
0 Min Read

Rt Col Kiiza Besigye kko ne munne Obedi Lutale bwebavunaanwa emisango gyokugezaako okulya mu nsi olukwe basazeewo ensonga z’omulamuzi Emmanuel Baguma okulemera mu kuwulira omusango gwabwe baziwaabe mu kooti etaputa ssemateeka yeba ewabula.Kino kiddiridde ono leero okukatyemula nga bwatajja kuva mu musango guno , newankubadde bano bombiriri baludde nga bamulumiriza okuba ne kyekubiira.Kyoka era omulamuzi yomu yakyasigazza obuyinza okubakkiriza okweyongerayo mu kooti ya ssemateeka okumwemulugunyaako.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *